Ekitongole Ky’ebibalo ki Uganda Bureau of Statistics-UBOS kiwadde gavumenti amagezi okugira nga erindako okugaba ssente z’okukulakulanya ebyalo oba Parish Development Model. Bano bagamba nti tewannabaawo kunoonyereza kumala kukoleddwa okumanya bannayuganda abasaanidde okufuna ensimbi ekika kino